Psalms 113:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani eyenkana Omukama Katonda waffe asula waggulu eyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani afaanana nga Mukama Katonda waffe, atuula ku ntebe ye ey’obwakabaka eri waggulu ennyo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani afaanana nga Mukama Katonda waffe, Alina entebe ye waggulu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewali ali nga Mukama Katonda waffe abeera waggulu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani afaanana nga Mukama Katonda waffe, Alina entebe ye waggulu.