Psalms 114:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yisirayeli lwe yava mu Misiri, ennyumba ya Yakobo lwe yava mu boogera ennimi engwira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isirayiri bwe yava mu Misiri, abaana ba Yakobo abo, ne bava mu bantu abaayogeranga olulimi olutali lwabwe;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isiraeri bwe yava mu Misiri, Ennyumba ya Yakobo mu bantu ab'olulimi olulala;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayisirayeli bwe baava e Misiri, ab'ennyumba ya Yakobo nga bazaawuka okuva mu ggwanga eryo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Isiraeri bwe yava mu Misiri, Ennyumba ya Yakobo mu bantu ab'olulimi olulala;