Psalms 114:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ennyanja yatunuulira n'edduka, Yorudani n'akuba akaddannyuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennyanja bwe yabalaba n’edduka; Omugga Yoludaani ne gudda emabega.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ennyanja n'eraba ekyo, n'edduka; Yoludaani ne gudda emabega.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ennyanja Emmyufu yalaba n'eddukawo, Omugga Yorudaani gwaddayo emabega.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ennyanja n'eraba ekyo, n'edduka Yoludaani n'agobebwa okudda ennyuma.