Psalms 114:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Owange nnyanja, kiki, lwaki wadduka? Yorudani, lwaki wakuba akaddannyuma?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe ennyanja, lwaki wadduka? Ggwe Yoludaani, lwaki wadda emabega?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wali otya, ggwe ennyanja, okudduka? Naawe Yoludaani, okudda emabega?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waba otya okudduka ggwe ennyanja? Yorudaani lwaki ggwe waddayo emabega?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wali otya, ggwe ennyanja, okudduka? Naawe Yoludaani, okudda ennyuma?