Psalms 114:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
afuula olwazi ekkuŋŋaaniro ly'amazzi, n'ejjinja, ensulo z'amazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eyafuula olwazi ekidiba eky’amazzi, n’olwazi olugumu n’aluggyamu ensulo ez’amazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyafuula ejjinja ekidiba eky'amazzi, Ejjinja eggumu oluzzi olw'amazzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
eyafuula olwazi ekidiba ky'amazzi, n'amayinja n'agafuula oluzzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyafuula ejjinja ekidiba eky'amazzi, Ery'embaalebaale oluzzi olw'amazzi.