Psalms 115:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Si ffe, ayi Mukama, si ffe, wabula erinnya lyo ly'oba owa ekitiibwa olw'okubeera ekisa kyo n'obwesigwa bwo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Si ffe, Ayi Mukama, si ffe. Wabula erinnya lyo lye ligwana okuweebwanga ekitiibwa, olw’okwagala kwo n’olw’obwesigwa bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Si ffe, Ayi Mukama, si ffe, Wabula erinnya lyo lye ligwana okuweebwa ekitiibwa Olw'okusaasira kwo, n'olw'amazima go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, ekitiibwa tekigwana ffe, si ffe, wabula kigwana ggwe, olw'ekisa kyo n'obwesigwa bwo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Si ffe, ai Mukama, si ffe, Wabula erinnya lyo lye ligwana okuweebwa ekitiibwa Olw'okusaasira kwo, n'olw'amazima go.