Psalms 115:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nnyumba ya Aroni, suubira mu Mukama; ye muyambi waabwe era engabo yaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmwe ennyumba ya Alooni mwesigenga Mukama, ye mubeezi wammwe era ye ngabo yammwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe ennyumba ya Alooni, mwesigenga Mukama; Ye mubeezi wammwe, ye ngabo yammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mmwe ab'ennyumba ya Arooni, mwesige Mukama, ye abayamba era ye abakuuma.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe ennyumba ya Alooni, mwesigenga Mukama: Ye mubeezi waabwe, ye ngabo yaabwe.