Psalms 115:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama atujjukira era alituwa omukisa; aliwa omukisa ennyumba ya Yisirayeli; aliwa omukisa ennyumba ya Aroni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama anaatujjukiranga, era anaatuwanga omukisa. Ab’ennyumba ya Isirayiri anaabawanga omukisa; ab’omu nnyumba ya Alooni anaabawanga omukisa;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama atujjukidde; alituwa omukisa; Aliwa omukisa ennyumba ya Isiraeri; Aliwa omukisa ennyumba ya Alooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama atujjukira. Alituwa omukisa. Aliguwa abantu ba Yisirayeli, aliguwa ab'ennyumba ya Arooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama atujjukidde; alituwa omukisa; Aliwa omukisa ennyumba ya Isiraeri; Aliwa omukisa ennyumba ya Alooni.