Psalms 115:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Aliwa omukisa bonna abeesiga Omukama, abatene n'abanene;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’abo abamutya, ab’ekitiibwa n’abatali ba kitiibwa, Mukama anaabawanga omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Aliwa omukisa abo abatya Mukama, Abato era n'abakulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aliguwa abamussaamu ekitiibwa, abato era n'abakulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aliwa omukisa abo abatya Mukama, Abato era n'abakulu.