Psalms 115:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mufune omukisa okuva ew'Omukama, eyakola eggulu n'ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama, eyakola eggulu n’ensi, abawe omukisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe muweereddwa Mukama omukisa, Eyakola eggulu n'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama abawenga omukisa, eyakola eggulu n'ensi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe muweereddwa Mukama omukisa, Eyakola eggulu n'ensi.