Psalms 115:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ffe tugulumiza Omukama, kati n'emirembe gyonna. Alleluuya!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ffe tunaatenderezanga Mukama, okuva leero n’okutuusa emirembe gyonna. Mutendereze Mukama!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ffe tuneebazanga Mukama Okuva leero okutuusa emirembe gyonna. Mutendereze Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ffe abalamu tuneebazanga Mukama, okuva kaakano n'okutuusa emirembe gyonna. Mutendereze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ffe tuneebazanga Mukama Okuva leero okutuusa emirembe gyonna. Mumutendereze Mukama.