Psalms 115:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Lwaki abataliimu ddiini bagamba nti: “Katonda waabwe aluwa?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki amawanga gabuuza nti, “Katonda waabwe ali ludda wa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lwaki amawanga googera, Nti, “ Katonda waabwe ali ludda wa?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'amawanga amalala lwaki batubuuliriza nti: “Katonda wammwe ali ludda wa?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kiki ekinaaba kiboogeza ab'amawanga Nti Katonda waabwe ali ludda wa kaakano?