Psalms 115:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso nga Katonda waffe ali mu ggulu; byonna by'ayagala abikola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda waffe ali mu ggulu; akola buli ky’ayagala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Katonda waffe ali mu ggulu; Akoze bye yayagala byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda waffe mu ggulu gy'abeera, akola byonna by'ayagala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Katonda waffe ali mu ggulu: Akoze bye yayagala byonna.