Psalms 115:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebifaananyi byabwe ebya balubaale ffeeza bufeeza na zaabu, byakolebwa mikono gya bantu buntu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakatonda baabwe bakole mu ffeeza ne zaabu, ebikolebwa n’emikono gy’abantu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebifaananyi byabwe bya ffeeza, na zaabu, Ebikolebwa emikono gy'abantu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balubaale baabwe bifaananyi bya ffeeza na zaabu ebyakolebwa abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebifaananyi byabwe ye ffeeza, ye zaabu, Omulimu ogw'emikono gy'abantu.