Psalms 116:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama mmwagala kubanga yawuliriza eddoboozi ly'okuwanjaga kwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama mmwagala, kubanga awulidde eddoboozi lyange n’okwegayirira kwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwagala Mukama, kubanga awulidde Eddoboozi lyange n'okwegayirira kwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Njagala Mukama, kubanga awulira okwegayirira kwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwagala Mukama, kubanga awulidde Eddoboozi lyange n'okwegayirira kwange.