Psalms 116:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kutya ne ŋŋamba nti: “Buli muntu mulimba!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne njogera nga nterebuse nti, “Abantu bonna baliraba.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne njogera mu kusoberwa, Nti, “Abantu bonna balimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne bwe nagamba nti: “Teri muntu yeesigibwa!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne njogera nga nnyanguwa Nti Abantu bonna bulimba.