Psalms 116:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bye neetemye ew'Omukama nzija kubituusa mu maaso g'abantu be bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndituukiriza obweyamo bwange eri Mukama, mu maaso g’abantu be bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndisasula obweyamo bwange eri Mukama, mu maaso g'abantu be bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu maaso g'abantu be bonna, ndimuwa kye mmusuubizza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndisasula obweyamo bwange eri Mukama, Weewaawo, mu maaso g'abantu be bonna.