Psalms 116:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kwa muwendo mu maaso g'Omukama okufa kw'abatuukirivu be.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okufa kw’abatukuvu ba Mukama kwa muwendo nnyo eri Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okufa kw'abatukuvu be Kwa muwendo mungi mu maaso ga Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu maaso ga Mukama okufa kw'abatuukirivu be kuba kwa muwendo nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okufa kw'abatukuvu be Kwa muwendo mungi mu maaso ga Mukama.