Psalms 116:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kukutambirira ekitambiro eky'okukwebaza, nkoowoole erinnya ly'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndiwaayo ekiweebwayo eky’okwebaza, ne nkoowoola erinnya lya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndikuwa ssaddaaka ey'okwebaza, Ne nkoowoola erinnya lya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndikuwa ekitambiro okukwebaza, ne nkukoowoola, ayi Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndikuwa ssaddaaka ey'okwebaza, Era ndikaabira erinnya lya Mukama.