Psalms 116:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bye neetema ew'Omukama nzija kubituusa, mu maaso g'abantu be bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndituukiriza obweyamo bwange eri Mukama, mu maaso g’abantu be bonna,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndisasula obweyamo bwange eri Mukama, mu maaso g'abantu be bonna;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndiwa Mukama kye namusuubiza, ndikimuweera mu maaso g'abantu be bonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndisasula obweyamo bwange eri Mukama, Weewaawo, mu maaso g'abantu be bonna;