Psalms 116:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu mpya z'ennyumba y'Omukama, mu ggwe Yeruzaalemu wakati. Alleluuya!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mu mpya z’ennyumba ya Mukama; wakati wo, ggwe Yerusaalemi. Mutendereze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu mpya z'ennyumba ya Mukama, Wakati mu ggwe, ggwe Yerusaalemi. Mutendereze Mukama.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mu mpya z'ennyumba ye, wakati mu ggwe Yerusaalemu. Mutendereze Mukama!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu mpya z'ennyumba ya Mukama, Wakati mu ggwe, ggwe Yerusaalemi. Mumutendereze Mukama.