Psalms 116:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne nkoowoola erinnya ly'Omukama nti: “Ayi Mukama, wonya obulamu bwange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne ndyoka nkoowoola erinnya lya Mukama nti, “Ayi Mukama, ndokola.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ndyoka nkoowoola erinnya lya Mukama; Nti, “Ayi Mukama, nkwegayiridde, omponye emmeeme yange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyennava nkoowoola Mukama, nti: “Nkwegayiridde, Mukama, mponya!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ndyoka nkoowoola erinnya lya Mukama; Nti Ai Mukama, nkwegayiridde, omponye emmeeme yange.