Psalms 116:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama musaasizi era mutuukirivu; Katonda waffe wa kisa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama wa kisa, era mutuukirivu; Katonda waffe ajjudde okusaasira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama wa kisa, era mutuukirivu; Katonda waffe alina okusaasira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama wa kisa era mulungi, Katonda waffe musaasizi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama wa kisa, era mutuukirivu; Weewaawo, Katonda waffe alina okusaasira.