Psalms 116:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nditambulira mu maaso g'Omukama, mu nsi y'abalamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ndyoke ntambulirenga mu maaso ga Mukama mu nsi ey’abalamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaatambuliranga mu maaso ga Mukama Mu nsi y'abalamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyenva ntambulira mu maaso ga Mukama, nga ndi mu nsi y'abalamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naatambuliranga mu maaso ga Mukama Mu nsi y'abalamu.