Psalms 117:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ekisa kye gye tuli kinywevu, n'obwesigwa bw'Omukama busigalawo emirembe gyonna. Alleluuya!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga okwagala kwe okutaggwaawo kungi gye tuli; n’obwesigwa bwa Mukama bwa lubeerera. Mutendereze Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga okusaasira kwe kungi eri ffe, N'amazima ga Mukama gabeerera emirembe gyonna. Mutendereze Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga atukwatirwa ekisa kingi, n'obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna. Mutendereze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga okusaasira kwe kungi eri ffe: N'amazima ga Mukama gabeerera emirembe gyonna, Mumutendereze Mukama.