Psalms 118:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amawanga gonna gantaayiza, naye mu linnya ly'Omukama, nagasalako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi zonna zanzinda ne zinneebungulula, naye mu linnya lya Mukama naziwangula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amawanga gonna ganneetoolodde, Mu linnya lya Mukama ndigazikiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalabe bangi bannneetooloola. Naye olw'obuyinza bwa Mukama, bonna ne mbasaanyaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amawanga gonna ganneetoolodde: Mu linnya lya Mukama ndigazikiriza.