Psalms 118:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bantaayiza ku njuyi zonna, naye mu linnya ly'Omukama nabasalako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Banneebungulula enjuuyi zonna; naye mu linnya lya Mukama nabawangula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ganneetoolodde, ganneetoolodde buli ludda; Mu linnya lya Mukama ndigazikiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Banzingiza ku buli ludda, naye olw'obuyinza bwa Mukama, ne mbasaanyaawo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ganneetoolodde; weewaawo, ganneetoolodde; Mu linnya lya Mukama ndigazikiriza.