Psalms 118:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bansindika n'amaanyi, kumpi ngwe, naye Omukama n'annyamba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bannumba n’amaanyi mangi, ne mbulako katono okugwa; naye Mukama n’annyamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bannumba n'amaanyi mangi, ne mbulako katono okugwa; Naye Mukama n'annyamba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bannumba n'amaanyi okumpangula, naye Mukama n'annyamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bansoya nnyo okungwisa: Naye Mukama n'annyamba.