Psalms 118:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ddyo w'Omukama akoze eby'amaanyi, ddyo w'Omukama asituse waggulu, ddyo w'Omukama akozezza maanyi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukono gwa Mukama ogwa ddyo gugulumizibbwa; omukono gwa Mukama ogwa ddyo gutukoledde ebikulu!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukono ogwa ddyo ogwa Mukama gugulumizibwa; Omukono ogwa ddyo ogwa Mukama gukola eby'obuzira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaanyi ga Mukama gawangudde, ddala gakoze eby'obuzira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukono ogwa ddyo ogwa Mukama gugulumizibwa: Omukono ogwa ddyo ogwa Mukama gukola eby'obuzira.