Psalms 118:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sijja kufa, nzija kulama, ndirojja ebikolwa by'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sijja kufa, wabula nzija kuba mulamu, ndyoke ntegeeze ebyo byonna Mukama by’akoze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sijja kufa, naye nja kuba mulamu, Era nnaabuuliranga emirimu gya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze sijja kufa wabula okuba omulamu, mmanyise wonna Mukama by'akoze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sirifa, naye naabeeranga mulamu, Era naabuuliranga omirimu gya Mukama.