Psalms 118:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama yambonereza n'amaanyi, naye teyampaayo kufa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ambonerezza nnyo, naye tandese kufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ambonerezza nnyo, Naye tampaddeyo kufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ambonerezza nnyo, naye tampaddeeyo nfe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ambonerezza nnyo: Naye tangabulanga eri okufa.