Psalms 118:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Guno gwe mulyango gw'Omukama abatuukirivu mwe baliyita okuyingira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Guno gwe mulyango omunene ogwa Mukama, abatuukirivu mmwe banaayingiriranga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olwo lwe luggi lwa Mukama; Abatuukirivu be baliyingiramu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Guno gwe mulyango gwa Mukama, abatuukirivu bokka be bayingiramu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olwo lwe luggi lwa Mukama; Abatuukirivu be baliyingiramu.