Psalms 118:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo Omukama ye yakikola, kya kyewuunyo mu maaso gaffe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino Mukama ye yakikola; era ffe tukiraba nga kya kitalo mu maaso gaffe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyo Mukama ye yakikola; Kya kitalo mu maaso gaffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo Mukama ye yakikola, ne tukiraba, ne tukyewuunya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekyo Mukama ye yakikola; Kya kitalo mu maaso gaffe.