Psalms 118:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wa mukisa oyo ajja mu linnya ly'Omukama. Tubawa omukisa nga tuyima mu nnyumba y'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Alina omukisa oyo ajja mu linnya lya Mukama. Tubasabidde omukisa nga tuli mu nnyumba ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alina omukisa oyo ajja mu linnya lya Mukama. Tubasabidde omukisa nga tuli mu nnyumba ya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wa mukisa oyo ajja mu linnya lya Mukama. Tubasabira omukisa nga tuli mu nnyumba ya Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alina omukisa oyo ajja mu linnya lya Mukama: Tubasabidde omukisa nga tuyima mu nnyumba ya Mukama.