Psalms 118:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama ye Katonda; atwakizza ekitangaala. Muteeketeeke embaga n'amatabi agajjudde amakoola, okutuukira ddala ku mayembe g'omwaliiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama ye Katonda, y’atwakiza omusana. Mukumbire wamu nga mukutte amatabi mu ngalo zammwe n’ekiweebwayo kyammwe kituukire ddala ku mayembe g’ekyoto.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ye Katonda, era atuwadde omusana; Mukumbire wamu nga mukutte amatabi, ekiweebwayo kyammwe kituukire ddala ku mayembe g'ekyoto.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama ye Katonda atuwa ekitangaala. Mukwate amatabi mu ngalo mukumbe, mwetooloole alutaari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ye Katonda, era atuwadde omusana Musibe ssaddaaka n'emigwa,musibe ku mayembe g'ekyoto.