Psalms 118:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abatya Omukama bagambe nti: “Ekisa kye kya mirembe gyonna.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abatya Mukama boogere nti, “Okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abo abatya Mukama boogere kaakano Nti, “okwagala kwe kubeerera emirembe gyonna.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abassaamu Mukama ekitiibwa bagambe nti: “Ekisa kye kya mirembe gyonna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo abamutya Mukama boogere kaakano Nti okusaasira kwe kubeerera emirembe gyonna.