Psalms 118:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu nnaku nakoowoola Omukama, Omukama yampulira, n'ansumulula.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe nnali mu nnaku empitirivu, nakoowoola Mukama, n’annyanukula, n’agimponya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe nnali mu nnaku ne nkoowoola Mukama; Mukama n'ampitaba, n'agimponya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe nali mu buyinike nakoowoola Mukama, n'anziramu n'amponya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe nnali mu nnaku ne nkaabira Mukama: Mukama n'anjitaba, n'anteeka mu kifo ekigazi.