Psalms 119:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beesiimye ab'amakubo agataliiko musango, abatambulira mu tteeka ly'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balina omukisa abo abatambulira mu butuukirivu; abatambulira mu mateeka ga Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balina omukisa abo abatambulira mu butuukirivu, Abatambulira mu mateeka ga Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ba mukisa abataliiko kamogo, abakolera ku mateeka ga Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balina omukisa abo abatuukirira mu kkubo, Abatambulira mu mateeka ga Mukama.