Psalms 119:101 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Natangira ebigere byange mu buli kkubo bbi, nkwate ekigambo kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Neekuumye obutatambulira mu kkubo lyonna ekyamu, nsobole okugondera ekigambo kyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaaziyizanga ebigere byange obutatambula mu kkubo ebbi lyonna, Ndyoke nkwatenga ekigambo kyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Neewala empisa embi zonna, ndyoke nkwatenga ky'ogamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naaziyizanga ebigere byange obutatambula mu kkubo ebbi lyonna, Ndyoke nkwatenga ekigambo kyo.