Psalms 119:104 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nafuna okutegeera okuva mu biragiro byo, kyennava nkyawa buli kkubo lya bulimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu biragiro byo mwe nfunira okutegeera; kyenva nkyawa ekkubo lyonna ekyamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebiragiro byo bye bindetera okutegeera: Kyenvudde nkyawa buli kkubo ery'obulimba. NUUNI
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
By'oyigiriza binfuula mugezi ne nkyawa empisa zonna ez'obulimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebiragiro byo bye binfunya okutegeera: Kyenvudde nkyawa buli kkubo ery'obulimba.