Psalms 119:106 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndayidde era nkakasa okukuuma amateeka go amatuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndayidde ekirayiro era nkikakasizza nga nnaakwatanga amateeka ag’obutuukirivu bwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnalayira, era nkikakasizza kino, Nga nnaakwatanga emisango gyo egy'ensonga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkakasizza nga ndayira okukwatanga amateeka go, agajjudde obwenkanya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nalayira, era nkikakasizza kino, Nga naakwatanga emisango gyo egy'ensonga.