Psalms 119:107 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, mbonyeebonye nnyo, nzizaamu obulamu ng'osinziira ku kigambo kyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnumizibwa nnyo; nzizaamu obulamu, Ayi Mukama, ng’ekigambo kyo bwe kiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mbonyaabonyezebwa nnyo; Onzuukize, Ayi Mukama, ng'ekigambo kyo bwe kiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbonaabona nnyo, ayi Mukama, onkuume nga ndi mulamu nga bwe wasuubiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mbonyaabonyezebwa nnyo; Onzuukize, ai Mukama, ng'ekigambo kyo bwe kiri.