Psalms 119:108 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, kkiriza ettendo ly'akamwa kange lye neesiimidde, njigiriza amateeka go.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okkirize Ayi Mukama ettendo akamwa kange lye kakuwa; era onjigirize amateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okkirize, nkwegayiridde, ebyo akamwa kange bye kaakuwa, Ayi Mukama, nga tekaawalirizibwa, Era onjigirizenga emisango gyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, siima bye nkuwa okukwebaza, era onjigirize by'olagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okkirize, nkwegayiridde, ebyo akamwa kange bye kaakuwa, ai Mukama, nga tekaawalirizibwa, Era onjigirizenga emisango gyo.