Psalms 119:111 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
By'oyigiriza bwe busika bwange emirembe gyonna; lye ssanyu ly'omutima gwange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebiragiro byo gwe mugabo gwange emirembe gyonna; weewaawo, ebyo bye bisanyusa omutima gwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bye wategeeza mbitutte okuba obusika obutaliggwaawo; Kubanga ebyo bye binsanyusa omutima gwange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bye walagira gwe mugabo gwange ogw'olubeerera, era bye bisanyusa omutima gwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bye wategeeza mbitutte okuba obusika obutaliggavaawo; Kubanga ebyo bye binsanyusa omutima gwange.