Psalms 119:113 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkyawa ab'enkulu ebbiri, kyokka njagala etteeka lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkyawa abalina emitima egisagaasagana, naye nze njagala amateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkyaye abo abalina emyoyo egy'obulimba; Naye amateeka go ge njagala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkyawa abateesigwa, naye njagala amateeka go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
SAMEKI: Nkyaye abo abalina emyoyo egy'obulimba; Naye amateeka go ge njagala.