Psalms 119:121 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nakola ebikolwa eby'obutuufu n'obutuukirivu; tondeka mu mikono gy'abambonyaabonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nkoze eby’obwenkanya era eby’obutuukirivu; tondeka mu mikono gy’abo abanjooga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nkoze eby'omusango n'eby'obutuukirivu: Tondekera abo abanjooga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkoze ebituufu era ebirungi, tondeka mu balabe bange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
AYINI: Nkoze eby'omusango n'eby'obutuukuivu: Tondekera abo abanjooga.