Psalms 119:126 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi Mukama, buno bwe budde okole, kubanga baayonoona etteeka lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekiseera kituuse, Ayi Mukama, okubaako ky’okola, kubanga amateeka go gamenyeddwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obudde butuuse Mukama okukola emirimu; Kubanga badibizza amateeka go.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ayi Mukama, kye kiseera obeeko ky'okola, kubanga bamenya amateeka go.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obudde butuuse Mukama okukola emirimu; Kubanga badibiza amateeka go.