Psalms 119:128 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyenva ntwala ebiragiro byo byonna nga biruŋŋamu; nkyawa buli kkubo lya bulimba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga mmanyi ng’ebiragiro byo byonna bituufu; nkyawa buli kkubo lyonna ekyamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyenvudde ndowooza ebiragiro byo byonna eby'ebigambo byonna nga bya nsonga; Era nkyaye buli kkubo ery'obulimba. PE
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyennaavanga ngoberera byonna by'olagira, era ne nkyawa eby'obulimba byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyenvudde ndowooza ebiragiro byo byonna eby'ebigambo byonna nga bya nsonga; Era nkyaye buli kkubo ery'obulimba.