Psalms 119:129 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
By'oyigiriza byewuunyisa, kyenva mbituusa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebiragiro byo bya kitalo; kyenva mbigondera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bye wategeeza bya kitalo: Emmeeme yange kyeva ebyekuuma.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bye walagira byewuunyisa, kyenva mbikuuma mu mutima gwange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
PE: Bye wategeeza bya kitalo: Emmeeme yange kyeva ebyekuuma.