Psalms 119:131 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Njasamya akamwa kange ne ndookalooka, nga njaayaanira ebiragiro byo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Njasamya akamwa kange ne mpejjawejja nga njaayaanira amateeka go.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnayasama nnyo akamwa kange ne mpeevuuma; Kubanga nnayaayaanira ebyo bye walagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Njasamya akamwa kange ne mpeevuuma, olw'okuyaayaanira bye walagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nayasama nnyo akamwa kange ne mpeevuuma; Kubanga nayaayaanira ebyo bye walagira.